Revision 15630 of "Yuganda" on lgwiki

Yuganda,(Yamuhuri Ya Uganda,mu lu'swaayiri), (Republic Of Uganda,mu lungereza) nsi mu buvanjuba bwa [[Aafrika]] wakati wa [[Kenya]], [[Sudaani]], [[Kongo]], [[Rwanda]] n' [[Omugga Abangereza gwe batuuma Nile oguyiwa ku nnyanja Nalubaale]].
Erinya Yuganda liva ku [[Buganda]] era ebibuga ebikulu n'ebinene byonna biri mu Buganda. Ekibuga ky'ensi ekikulu kiyitibwa [[Kampala]].